2 Kings 19:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka w'e Kamati ali ludda wa? Ate ow'e Arupadi, ne kabaka w'ekibuga Sefaruvayimu, owa Ena n'ow'e Yivva?’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka w’e Kamasi, kabaka w’e Alupadi, kabaka w’ekibuga kya Sefavayimu, oba kabaka w’e Kena oba kabaka w’e Yiva, bali ludda wa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka w'e Kamasi ali ludda wa ne kabaka w'e Alupadi ne kabaka w'ekibuga Sefavayimu, ow'e Keena n'ow'e Yiva?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabaka bali ludda wa ab'omu bibuga Hamati ne Arupaadi, ne Sefarivayimu, wadde ow'e Hera n'ow'e Yivva?’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka w'e Kamasi ali ludda wa ne kabaka w'e Alupadi ne kabaka w'ekibuga Sefavayimu, ow'e Kena n'ow'e Yiva?