2 Kings 19:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga mu Yeruzaalemu mulivaamu abalisigalawo, ne ku lusozi Siyoni bakaawonawo abasumattuse. Okutakabana kw'Omukama kwe kulikola ekyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu Yerusaalemi muliva ekitundu ekifisseewo, ne mu Lusozi Sayuuni ne muva abo abaliwona. Obuggya bwa Mukama ow’Eggye bulikituukiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mu Yerusaalemi muliva ekitundu ekifiseewo, ne ku lusozi Sayuuni abo abaliwona: Mukama amaliridde okutuukiriza ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wajja kubaawo abamu abawonawo mu Yerusaalemu ne ku Lusozi Siyooni. Mukama Nnannyinimagye amaliridde ekyo okukituukiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mu Yerusaalemi muliva ekitundu ekifisseewo, ne ku lusozi Sayuuni abo abaliwona: obuggya bwa Mukama bulituukiriza ekyo.