2 Kings 2:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'agamba nti: “Mundeetere ekibya ekipya, muteekemu omunnyo.” Ne bakireeta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Mundeetere ebbakuli empya nga mutaddemu omunnyo.” Ne bagimuleetera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erisa n'abagamba nti Muteeke omunnyo mu akasumbi akaggya mukandetere. Ne bakola bwe batyo ne bakaleeta gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Elisa n'agamba nti: “Muteeke omunnyo mu kasumbi akapya mukandeetere wano.” Ne bakaleeta w'ali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Mundeetere akasumbi akaggya, muteeke omwo omunnyo. Ne bakaleeta gy'ali.