2 Kings 20:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘N'abamu ku zzadde lyo, bennyini abafuluma mu ggwe, be weezaalidde, balitwalibwa ne bafuuka abalaawo mu lubiri lwa kabaka w'e Babiloni.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Era abamu ku bazzukulu bo, ab’omubiri gwo n’omusaayi gwo, abaliba bakuzaaliddwa balitwalibwa mu busibe, era baliba balaawe mu lubiri lwa kabaka w’e Babulooni.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era balitwala abamu ku batabani bo ne bazukkulu bo: ne babalama olw'okuweereza mu lubiri lwa kabaka w'e Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abamu ku b'ezzadde lyo abasibukira ddala mu ggwe, balitwalibwa ne balaayibwa okuweereza mu lubiri lwa kabaka wa Babilooniya.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era balitwala ne ku batabani bo abalikuvaamu b'olizaala: kale baliba balaawe mu lubiri lwa kabaka w'e Babulooni.