2 Kings 20:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yisaaya yali tannamalako luggya, ekigambo ky'Omukama ne kijja gy'ali nga kigamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Isaaya bwe yali nga tannava mu luggya olwa wakati, ekigambo kya Mukama ne kimujjira nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Isaaya bwe yafuluma naye nga tanayita mu luggya olwa wakati olw'olubiri lwa kabaka, ekigambo kya Mukama ne kimujjira nti
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yisaaya bwe yali tannayita na mu luggya olwawakati, Mukama n'amugamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka Isaaya nga tannafuluma okugenda mu luuyi lw'ekibuga olwa wakati, ekigambo kya Mukama ne kimujjira nti