2 Kings 21:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga baakola ekibi mu maaso gange, ne bannyiiza okuva luli bajjajjaabwe lwe baava mu Misiri n'okutuusa ku lunaku lwa leero.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga baakola ebibi mu maaso gange, ne bansunguwaza nnyo okuviira ddala ku lunaku bajjajjaabwe kwe baaviirako mu Misiri n’okutuusa ku lunaku lwa leero.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga bakoze ebiri mu maaso gange ebibi ne bansunguwaza okuva ku lunaku bajjajjaabwe kwe baaviira mu Misiri ne leero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndikola ekyo, kubanga abantu bange bakoze bye sisiima, ne bansunguwaza okuviira ddala ku lunaku bajjajjaabwe lwe baaviirako mu Misiri n'okutuusa kati.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga bakoze ebiri mu maaso gange ebibi ne bansunguwaza okuva ku lunaku bajjajjaabwe kwe baaviira mu Misiri ne leero.