2 Kings 21:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye yakola ekibi mu maaso g'Omukama nga kitaawe Manasse bwe yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebibi mu maaso ga Mukama, nga kitaawe bwe yakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi nga Manase kitaawe bwe yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akola ebitasiimibwa Mukama, nga Manasse kitaawe bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi nga Manase kitaawe bwe yakola: