2 Kings 21:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yazimbira eggye lyonna ery'emmunyeenye z'eggulu emyaliiro mu mpya bbiri ez'Ekiggwa ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era yazimbira eggye lyonna ery’omu ggulu ebyoto mu mpya zombi eza yeekaalu ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'azimbira emmunyeenye zonna ez'omu ggulu ebyoto mu mpya ebbiri ez'ennyumba ya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'azimbira ebyakira ku ggulu byonna zaalutaari mu mpya ebbiri ez'Essinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'azimbira eggye lyonna ery'omu ggulu ebyoto mu mpya ebbiri ez'ennyumba ya Mukama.