2 Kings 22:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'alagira Kilukiya kabona, Akikamu mutabani wa Safani, Akubori mutabani wa Mikaaya, Safani omuwandiisi ne Asaaya omuweereza wa kabaka, n'abagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alagira Kirukiya kabona, Akikamu mutabani wa Safani, ne Akubooli mutabani wa Mikaaya, ne Safani omuwandiisi, ne Asaya omuweereza wa kabaka nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka n'alagira Kirukiya kabona ne Akikamu mutabani wa Safani ne Akubooli mutabani wa Mikaaya ne Safani omuwandiisi ne Asaya omuddu wa kabaka n'abagamba nti
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'alagira Hilukiya kabona, ne Ahikaamu mutabani wa Saafani, ne Akuboori mutabani wa Mikaaya, ne Saafani omuwandiisi, ne Asaya omuweereza wa kabaka ow'oku lusegere, ng'abagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'alagira Kirukiya kabona ne Akikamu mutabani wa Safani ne Akuboli mutabani wa Mikaaya ne Safani omuwandiisi ne Asaya omuddu wa kabaka ng'ayogera nti