2 Kings 22:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka wa Yuda eyabasindise okwebuuza ku Mukama mumugambe nti: ‘Omukama Katonda wa Yisirayeli kino ky'agamba ku bigambo by'Ekitabo bye wawulidde:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mugambe kabaka wa Yuda eyabatumye okwebuuza ku Mukama nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama, Katonda wa Isirayiri nti, ebikwata ku bigambo bye wawulidde:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kabaka wa Yuda abatumye okubuuza Mukama bwe mutyo bwe muba mumugamba nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama Katonda wa Isiraeri nti Olw'ebigambo by'owulidde,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kabaka wa Buyudaaya, abatumye okubuuza Mukama, mumugambe nti: Nze Mukama Katonda wa Yisirayeli ŋŋamba nti: ku bigambo by'owulidde,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kabaka wa Yuda abatumye okubuuza Mukama bwe mutyo bwe muba mumugamba nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama Katonda wa Isiraeri nii Olw'ebigambo by'owulidde,