2 Kings 22:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ababazzi, n'abazimbi n'abakomozi b'amayinja, era bagule emiti n'amayinja amayole olw'okuddaabiriza Ekiggwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ababazzi, n’abazimbi, n’abaasa b’amayinja. Ate era baguleko n’embaawo n’amayinja amateme nga byonna bya kuddaabiriza yeekaalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ababazzi n'abazimbi b'amayinja; olw'okugula emiti n'amayinja amabajje okuddaabiriza ennyumba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
basasule ababazzi n'abazimbi, n'abakomozi b'amayinja, era bagule embaawo n'amayinja amakomole okuddaabiriza Essinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ababazzi n'abazimbi n'abazimbi b'amayinja; era olw'okugula emiti n'amayinja amabajje okuddaabiriza ennyumba.