2 Kings 22:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tebajja kubuuzibwa nkozesa ya ffeeza abakwasiddwa, kubanga bakola na bwesigwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye tebabuuzibwa engeri gye bakozesezaamu ensimbi ezo, kubanga basajja abakola n’obwesigwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tebaabala muwendo ogwabakwasibwa, kubanga baakola n'obwesigwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ensimbi ezibakwasiddwa, tekyetaagisa kuzibalirira muwendo, kubanga bakola na bwesigwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tebaabalirira muwendo eri abo ogw'effeeza ezaaweebwa mu mukono gwabwe; kubanga baakolanga n'obwesigwa.