2 Kings 23:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'atumya abakadde bonna mu Yuda ne mu Yeruzaalemu ne bakuŋŋaanira w'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka n’ayita abakadde bonna aba Yuda n’ab’omu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka Yosiya n'atumya, abakadde bonna aba Yuda ne Yerusaalemi bakuŋŋaanire waali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Yosiya n'atumya abakulembeze bonna aba Buyudaaya n'aba Yerusaalemu, ne bakuŋŋaanira w'ali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'atuma, ne bakuŋŋaanyiza gy'ali abakadde bonna aba Yuda n'ab'e Yerusaalemi.