2 Kings 23:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekibi mu maaso g'Omukama nga bajjajjaabe bwe baali bakoze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebibi mu maaso ga Mukama nga bajjajjaabe bwe baakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekoyakaazi n'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi nga byonna bwe byali bajjajjaabe bye baakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akola ebitasiimibwa Mukama nga bajjajjaabe bye baakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi nga byonna bwe byali bajjajjaabe bye baakola.