2 Kings 24:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kifo kya Yoyakini n'assaawo Mattaniya kitaawe omuto abeere kabaka, n'amutuuma Zedekiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nebukadduneeza n’addira Mataniya kitaawe wa Yekoyakini omuto, n’amufuula kabaka, era n’amukyusa n’erinnya n’amutuuma Zeddekiya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka w'e Babbulooni n'afuula Mataniya, kitaawe omuto owa Yekoyakini, n'amufuula kabaka mu kifo kya Yekoyakini, n'akyusa erinnya lye, n'amutuuma Zeddekiya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka w'e Babilooniya n'alonda Mattaniya, kitaawe omuto owa Yehoyakiini, n'amufuula kabaka mu kifo kya Yehoyakiini, n'akyusa erinnya lye, n'amutuuma Zeddeekiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka w'e Babulaoni n'afuula Mataniya muganda wa kitaawe kabaka mu kifo kye, n'awaanyisa erinnya lye n'amutuuma Zeddekiya.