2 Kings 24:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekibi mu maaso g'Omukama nga Yoyakimu bwe yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebibi mu maaso ga Mukama, nga Yekoyakini bwe yakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka Zeddekiya n'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi nga byonna bwe byali Yekoyakimu bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka Zeddeekiya n'akola ebitasiimibwa Mukama, ng'ebyo byonna Yehoyakiimu bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi nga byonna bwe byali Yekoyakimu bye yakola.