2 Kings 25:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibuga ne bakizingiza okutuusa mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogw'obwakabaka bwa Zedekiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekibuga ne kizingizibwa okumala emyaka ebiri nga Zeddekiya y’akyali kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibuga ne kizingizibwa okutuusa ku mwaka ogwa kabaka Zeddekiya ogw'ekkumi n'ogumu (11).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne kizingizibwa okutuusa mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu bukya Zeddeekiya afuuka kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibuga ne kizingizibwa okutuusa ku mwaka ogwa kabaka Zedeekiya ogw'ekkumi n'ogumu.