2 Kings 25:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gedaliya n'abalayirira, bo n'abantu baabwe bwe baali, nti: “Temutya bakungu ba Bakaludeya; mukkalire mu nsi, muweereze kabaka w'e Babiloni, olwo mugenda kubeera bulungi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gedaliya n’abalayirira bo n’abasajja baabwe n’abagamba nti, “Temutya bakungu Bakaludaaya, naye mutereere mu nsi muweereze kabaka w’e Babulooni kale ebintu byonna binaabagendera bulungi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gedaliya n'abalayirira, bo ne basajja baabwe, n'abagamba nti Temutya bakungu Abakaludaaya. Musigale mu nsi eno, muweereze kabaka w'e Babbulooni, mujja kuba bulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gedaliya n'abalayirira, bo ne basajja baabwe, n'abagamba nti: “Temutya bakungu Abakaludaaya. Musigale mu nsi eno, muweereze kabaka wa Babilooniya, mujja kuba bulungi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Gedaliya n'abalayirira bo n'abasajja baabwe n'abagamba nti Temutya olw'abaddu b'Abakaludaaya: mubeere mu nsi muweereze kabaka w'e Babulooni, kale muliba bulungi.