2 Kings 25:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayokya Ekiggwa ky'Omukama n'olubiri lwa kabaka n'ennyumba zonna mu Yeruzaalemu; buli kizimbe ekyegasa n'akyokya omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayokya yeekaalu ya Mukama, n’olubiri lwa kabaka, n’ennyumba zonna na buli kizimbe ekikulu era nga kya muwendo mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ayokya ennyumba ya Mukama n'ennyumba ya kabaka; n'ennyumba zonna ennene ez'omu Yerusaalemi, n'azookya omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ayokya Essinzizo, n'olubiri lwa Kabaka, n'ebizimbe byonna ebinene eby'omu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ayokya ennyumba ya Mukama n'ennyumba ya kabaka; n'ennyumba zonna ez'omu Yerusaalemi, buli nnyumba ennene, n'azookya omuliro.