2 Kings 3:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Omukama kino ky'agamba: ‘Mu kiwonvu kino mujjuzeemu ebinnya nkumu.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ayogera nti, “Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, ‘Musime ensalosalo mu kiwonvu kino.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba nti Mukama agamba nti Ekiwonvu ekikalu nja ku kijjuza enzizi z'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba nti: “Mukama agamba nti: ‘Ekiwonvu ekikalu nja kukijjuza enzizi z'amazzi.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama nti Mujjuze ekiwonvu kino ensalosalo.