2 Kings 3:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo kitono mu maaso g'Omukama; era ne Mowabu Omukama ajja kumuwaayo mu mikono gyammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo nsonga nnyangu mu maaso ga Mukama, era n’Abamowaabu mujja kubawangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate nno ekyo kitono nnyo mu maaso ga Mukama. Era ajja kuwaayo Abamowaabu mu mikono gyammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate nno ekyo kitono nnyo mu maaso ga Mukama. Era ajja kuwaayo Abamowaabu mu mikono gyammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kino kigambo kitono so si kikulu mu maaso ga Mukama: era aligabula n'Abamowaabu mu mukono gwammwe.