2 Kings 4:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba Gekazi omuweereza we nti: “Yita omukazi oyo Omusunemu.” N'amuyita; naye n'ayimirira awo mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agamba omuweereza we Gekazi nti, “Yita Omusunammu oyo.” N’amuyita, n’ajja n’ayimirira mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erisa n'agamba Gekazi omuddu we nti Yita Omusunammu oyo. Awo n'amuyita n'ajja gyali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba Gehazi omuweereza we nti: “Yita Omusunammu oyo.” Gehazi n'amuyita. Omukazi n'ajja, n'ayimirira mu maaso ga Gehazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba Gekazi omuddu we nti Yita Omusunammu ono. Awo bwe yamuyita n'ayimirira mu maaso ge.