2 Kings 4:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amubuuza nti: “Awo nno tuyinza kumukolera ki?” Gekazi n'agamba nti: “Ndaba talina mwana, ne bba mukadde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erisa n’abuuza Gekazi nti, “Kiki ekiba kimukolerwa?” Gekazi n’addamu nti, “Laba talina mwana, ate ng’akaddiye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erisa n'abuuza Gekazi nti Kale kiki kye mba mmukolera? Gekazi n'addamu nti Mukazi wattu talina mwana wa bulenzi ate ne bba mukadde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Elisa n'abuuza Gehazi nti: “Kale kiki kye mba mmukolera?” Gehazi n'addamu nti: “Mukaziwattu wuuno talina mwana, ate ne bba mukadde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Kale kiki ekinaaba kimukolerwa? Gekazi n'addamu nti Mazima talina mwana wa bulenzi ne bba mukadde.