2 Kings 4:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi n'aba olubuto, n'azaala omwana wa bulenzi mu budde obwo bwennyini mu mwaka ogwaddirira, nga Elisa bwe yali agambye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye oluvannyuma omukazi n’aba olubuto, era omwaka ogwaddirira mu biro bye bimu, n’azaala omwana wabulenzi, nga Erisa bwe yali amugambye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omukazi n'aba olubuto era mu kiseera ng'ekyo mu mwaka ogwaddirira n'azaala omwana ow'obulenzi nga Erisa bwe yamugamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'aba olubuto, era mu kiseera ng'ekyo omwaka ogwaddirira, n'azaala omwana ow'obulenzi, nga Elisa bwe yamugamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi n'aba olubuto n'azaalira omwana ow'obulenzi mu kiseera ekyo ebiro bwe byadda nga Erisa bwe yamugamba.