2 Kings 4:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyina n'ayambuka, n'amussa ku buliri bw'omuntu wa Katonda, n'aggalawo oluggi n'afuluma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnyina n’asitula omulambo gwe, n’agutwala waggulu n’aguteeka ku kitanda eky’omusajja wa Katonda, n’afuluma, n’aggalawo oluggi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnyina n'amwambusa, n'amugalamiza ku kitanda ky'omusajja wa Katonda, n'amuggaliramu, n'afuluma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyina n'amwambusa, n'amugalamiza ku kitanda ky'omusajja wa Katonda, n'amuggaliramu, n'afuluma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'alinnya n'amugalamiza ku kitanda ky'omusajja wa Katonda, n'amuggalira oluggi n'afuluma.