2 Kings 4:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi n'agamba nti: “Nze nasaba mukama wange omwana? Saakugamba nti: ‘Tonnimbalimba?’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi n’alyoka ayogerera mu ddoboozi ery’omwanguka nti, “Nakusaba omwana, mukama wange? Saakugamba obutansuubiza ekisukkiridde?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi n'agamba nti Nze nnakusaba omwana ow'obulenzi? Saakugamba nti Tonnimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'agamba nti: “Nze nakusaba omwana ow'obulenzi? Saakugamba nti tonguyaaguya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'ayogera nti Nayagala omwana ow'obulenzi eri mukama wange? saayogera nti Tonnimba?