2 Kings 4:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Elisa n'ayingira mu nnyumba; omwana yali afudde ng'agalamiziddwa awo ku buliri bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Erisa n’atuuka ku nnyumba, n’agenda butereevu mu kisenge gye yasanga omulambo gw’omwana nga gugalamiziddwa ku kitanda kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erisa bwe yayingira mu kisenge kye, n'alaba omwana ng'afudde era ng'agalamiziddwa ku kitanda kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Elisa bwe yayingira mu kisenge kye, n'alaba omwana ng'afudde era ng'agalamiziddwa ku kitanda kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Erisa bwe yayingira mu nnyumba, laba, omwana ng'afudde era ng'agalamidde ku kitanda kye.