2 Kings 4:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayingira, n'agwa ku bigere by'omulanzi, n'avunnama ku ttaka; n'akwata omwana we n'afuluma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi n’ayingira, n’avuunama ku bigere bya Erisa, n’asitula omwana we n’afuluma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi n'ajja n'avuunama kumpi n'ebigere bya Erisa, n'akutama wansi, n'asitulawo omwana we, n'afuluma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'ajja n'avuunama kumpi n'ebigere bya Elisa, n'akutama wansi, n'asitulawo omwana we, n'afuluma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'ayingira n'avuunama ku bigere bye n'akutama wansi; n'asitula omwana we n'afuluma.