2 Kings 4:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne basenera bannaabwe balye. Bwe baalyako ku nva, ne baleekaana nti: “Muntu wa Katonda, mu gutamu mulimu olumbe.” Enva ne zibalema okulya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu ne bamusenera ku nva; naye bwe baaziryako, ne bayogerera waggulu nti, “Omusajja wa Katonda mu ntamu mulimu okufa.” Ne batazirya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bajjulira abantu okulya. Naye olwalyako, ne baleekaana nti Ayi omusajja wa Katonda, mu ntamu mulimu obutwa! Ne batayongera kulya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bajjulira abantu okulya. Naye olwalyako, ne baleekaana nti: “Ayi omusajja wa Katonda, mu ntamu mulimu obutwa!” Ne batayongera kulya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bajjulira abantu okulya. Awo olwatuuka bwe baali nga balya ku nva, ne boogerera waggulu nga bagamba nti Ai omusajja wa Katonda, mu ntamu mulimu okufa. So tebaayinza kugiryako.