2 Kings 4:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi n'agamba bba nti: “Nekkaanyizza, ono omusajja atera okuyita wano ewaffe muntu wa Katonda mutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi n’agamba bba nti, “Laba kimbikkuliddwa nti oyo musajja wa Katonda, atera okuyitira wano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi oyo n'agamba bba nti Kaakati ntegedde ng'omusajja ono atera okujja wano muntu wa Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi oyo n'agamba bba nti: “Kaakati ntegedde ng'omusajja ono atera okujja wano muntu wa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba bba nti Laba nno, ntegedde ng'ono musajja mutukuvu wa Katonda atuyitako buli kaseera.