2 Kings 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naamani n'agenda ewa mukama we n'amugamba nti: “Omuwala eyava mu nsi ya Yisirayeli, agamba bw'ati ne bw'ati.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Naamani n’agenda n’ategeeza mukama we ebigambo by’omuwala eyava mu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Naamani n'agenda abuulira mukama we ebigambo omuwala eyanyagibwa mu Isiraeri byayogedde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naamani n'agenda n'ategeeza mukama we nti: “Omuwala eyaggyibwa mu nsi ya Yisirayeli agambye bw'ati ne bw'ati.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne waba ayingira n'abuulira mukama we nti Bw'ati bw'ati bw'ayogedde omuwala ow'omu nsi ya Isiraeri.