2 Kings 5:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naamani n'ajja n'embalaasi ze n'ebigaali bye n'ayimirira ku mulyango gw'ennyumba ya Elisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Naamani n’asitula n’embalaasi ze n’amagaali ge n’ayimirira ku luggi lw’ennyumba ya Erisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Naamani n'ajja n'embalaasi ze, n'amagaali ge, n'asibira ku mulyango gw'ennyumba ya Erisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Naamani n'ajja n'embalaasi ze, n'amagaali ge, n'asibira ku mulyango gw'ennyumba ya Elisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Naamani n'ajja n'embalaasi ze n'amagaali ge, n'ayimirira ku luggi lw'ennyumba ya Erisa.