2 Kings 6:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma, Beni-Adadi kabaka wa Aramu n'akuŋŋaanya eggye lye lyonna, n'agenda okuzinda Samariya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe waayitawoko ebbanga, Benikadadi kabaka w’e Busuuli, n’akuŋŋaanya eggye lye lyonna, n’alumba n’azingiza Samaliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka oluvannyuma lw'ebyo Benikadadi kabaka w'e Busuuli n'akuŋŋaanya eggye lye lyonna, n'agenda n'azingiza ekibuga Samaliya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Benihadadi kabaka wa Siriya n'akuŋŋaanya eggye lye lyonna, n'agenda n'azingiza Ekibuga Samariya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka oluvannyuma lw'ebyo Benikadadi kabaka w’e Busuuli n'akuŋŋaanya eggye lye lyonna, n'ayambuka n'azingiza Samaliya.