2 Kings 7:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaggazi ne baleekaanira waggulu, amawulire ne gatuuka ne mu lubiri lwa kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakuumi ne balangirira amawulire ago, n’ab’omu lubiri ne bakiwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'ayita abaggazi; ne babuulira ab'omu nnyumba ya kabaka munda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaggazi ne balangirira amawulire ago, ne bagatuusa mu lubiri lwa kabaka munda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'ayita abaggazi; ne babuulira ab'omu nnyumba ya kabaka munda.