2 Kings 7:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo kyennyini kye kyamutuukirira, kubanga abantu baamulinnyiririra ku wankaaki, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era bwe kityo bwe kyali ekyamutuukako, abantu bwe bamulinnyiririra mu wankaaki, n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo ekyo ne kituukirira bwe kityo; kubanga abantu baamulinnyiririra mu mulyango n'afa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo ne kituukirira ku ye, kubanga abantu baamulinnyirira ng'ali mu mulyango, n'afa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne kituukirira gy'ali bwe kityo; kubanga abantu baamulinnyiririra mu mulyango n'afa.