2 Kings 8:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
We yafuukira kabaka nga wa myaka amakumi asatu mu ebiri; yafugira emyaka munaana mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yalina emyaka amakumi asatu mu ebiri, we yaliira obwakabaka, era n’afugira emyaka munaana mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yali awezzezza emyaka asatu mu ebiri (32) bwe yatandika okufuga; n'afugira emyaka munaana mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga wa myaka amakumi asatu mu ebiri, n'afugira emyaka munaana mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yali yaakamaze emyaka amakumi asatu mu ebiri bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka munaana mu Yerusaalemi.