2 Kings 8:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu budde bwa Yoramu Edomu yajeemera Yuda, ne yessizaawo kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mirembe gya Yekolaamu, Edomu ne bajeemera obufuzi bwa Yuda, ne bassaawo kabaka owaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku mirembe gya Yekolaamu Edomu n'ajeemera Yuda ne beeterawo kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku mulembe gwa Yehoraamu, Abeedomu ne bajeemera Buyudaaya, ne beeteerawo obwakabaka obwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku mirembe gye Edomu n'ajeema okuva wansi w'omukono gwa Yuda, ne beekolera kabaka.