2 Kings 8:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri ogwa Yoramu mutabani wa Akabu kabaka wa Yisirayeli Akaziya, mutabani wa Yoramu kabaka wa Yuda n'afuuka kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogw’ekkumi n’ebiri nga Yolaamu mutabani wa Akabu ye kabaka wa Isirayiri, Akaziya mutabani wa Yekolaamu kabaka wa Yuda, n’atandika okufuga Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri (12) ogwa Yolaamu mutabani wa Akabu kabaka wa Isiraeri Akaziya mutabani wa Yekolaamu kabaka wa Yuda n'atandika okufuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri nga Yoraamu mutabani wa Ahabu ye kabaka wa Yisirayeli, Ahaaziya mutabani wa Yehoraamu n'afuuka kabaka wa Buyudaaya
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri ogwa Yolaamu mutabani wa Akabu kabaka wa Isiraeri Akaziya mutabani wa Yekolaamu kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.