2 Kings 9:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoramu n'akyusa ekigaali n'adduka nga bw'agenda aleekaanira Akaziya nti: “Luno lukwe, Akaziya!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago Yolaamu n’akyusa n’adduka, ng’akoowoola Akaziya ng’agamba nti, “Akaziya waliwo olukwe!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yolaamu n'akyusa eggaali lye n'adduka nga bw'agamba Akaziya nti, Oo! Akaziya, waliwo olukwe!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehoraamu n'akyusa eggaali lye, n'adduka nga bw'agamba Ahaaziya nti: “Waliwo olukwe, munnange Ahaaziya!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yolaamu n'akyusa emikono gye n'adduka n'agamba Akaziya nti O! Akaziya, waliwo olukwe.