2 Kings 9:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akaziya yali afuuse kabaka wa Yuda mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogwa Yoramu mutabani wa Akabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu mwaka ogw’ekkumi n’ogumu ogw’obufuzi bwa Yolaamu mutabani wa Akabu, Akaziya n’atandika okufuga Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu (11) ogwa Yolaamu mutabani wa Akabu Akaziya n'atandika okufuga Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ahaaziya yafuuka kabaka wa Buyudaaya mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu nga Yoraamu mutabani wa Ahabu ye Kabaka wa Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogwa Yolaamu mutabani wa Akabu Akaziya n'atanula okufuga Yuda.