2 Peter 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka nzija kufuba nga bwe nsobola okulaba nti bwe ndiba mmaze okugenda, ebyo munaabyejjukanyanga bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenva nfuba ennyo okukola kyonna kye nsobola, ne bwe ndivaawo mube ng’ebyo byonna mubijjukira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenva nfuba ennyo okulaba nga ne bwendiba nga maze okufa, nga ebyo byonna musobola okubijjukira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njija kukola kye nsobola, okubateerawo ebiribasobozesa okujjukiranga ebyo buli kaseera, nze nga mmaze okufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye era nnaafubanga okubayinzisa buli kaseera nga mmaze okufa okujjukiranga ebyo.