2 Peter 1:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naffe eddoboozi lino eryava mu ggulu twaliwulira, kubanga twali wamu naye ku lusozi olutukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ffe bwe twali awamu naye ku lusozi olutukuvu, twawulirira ddala eddoboozi eryo eryava mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Twawulira eddoboozi lino ery'ava mu ggulu, kubanga twali awamu naye ku lusozi olutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eddoboozi eryo, ffe ffennyini twaliwulira nga liva mu ggulu, bwe twali awamu naye ku lusozi olutukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eddoboozi eryo ffe ne tuliwulira nga liva mu ggulu, bwe twali awamu naye ku lusozi olutukuvu.