2 Peter 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli atabirina, muzibe, alabira kumpi, yeerabidde nti ebibi bye yali akoze byamutukuzibwako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo atalina ebyo muzibe wa maaso era awunaawuna, era yeerabidde bwe yanaazibwako ebibi bye eby’edda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ataba n'ebyo ye muzibe w'amaaso awunawuna, bwe yeerabira okunaazibwako ebibi bye eby'edda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atalina ebyo, alaba kumpi, era muzibe awunaawuna, era aba yeerabidde ng'ebibi bye eby'edda byamusonyiyibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ataba n'ebyo ye muzibe w'amaaso awunawuna, bwe yeerabira okunaazibwako ebibi bye eby'edda.