2 Peter 2:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka yawonyaawo Loti, omusajja omutuukirivu, eyali yeetamiddwa engeri ez'ekigwenyufu ez'abantu abo omutali mpisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka n’awonya Lutti, omutuukirivu, eyalumwanga ennyo olw’obulamu obw’abantu abo abajeemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era n'alokola Lutti omutuukirivu, bwe yali nga yeeraliikirira nnyo olw'empisa ez'obukaba ez'ababi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yawonya Looti eyali akola ebituufu, era eyali asobeddwa ennyo olw'empisa ez'obukaba ez'abantu ababi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era n'alokola Lutti omutuukirivu, bwe yali nga yeeraliikirira nnyo olw'empisa ez'obukaba ez'ababi