2 Samuel 1:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'akwata ebyambalo bye n'abiyuza, n'abasajja bonna abaali naye ne bakola kye kimu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’abasajja bonna be yali nabo, ne bayuza ebyambalo byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'akwata engoye ze n'aziyuza; era n'abasajja bonna abaali naye ne bakola bwe batyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'ayuza ebyambalo bye olw'okunakuwala, ne basajja be bonna ne bakola bwe batyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'akwata engoye ze n'aziyuza; era bwe batyo abasajja bonna abaali naye: