2 Samuel 1:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'amubuuza nti: “Ova wa?” Ye n'agamba nti: “Nziruse kuva mu lusiisira lw'Abayisirayeli.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’amubuuza nti, “Ova wa?” N’amuddamu nti, “Ndi kaawonawo okuva mu lusiisira lwa Isirayiri.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'amubuuza nti, “Ova wa?” N'amuddamu nti, “Ntolose okuva mu lusiisira lwa Isiraeri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'amubuuza nti: “Ova wa?” N'addamu nti: “Nziruse mu lusiisira lw'Abayisirayeli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'amugamba nti Ova wa? N'amugamba nti Mponye mu lusiisira lwa Isiraeri.