2 Samuel 10:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaaramu bwe baalaba nga bakubiddwa Yisirayeli, ne beekuŋŋaanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abasuuli bwe baalaba nga bawanguddwa Isirayiri, ne beekuŋŋaanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abasuuli bwe baalaba nga bagobeddwa mu maaso ga Isiraeri, ne bakuŋŋaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasiriya bwe baalaba nga bawanguddwa Abayisirayeli, ne beekuŋŋaanya wamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abasuuli bwe baalaba nga bagobeddwa mu maaso ga Isiraeri, ne bakuŋŋaana.