2 Samuel 10:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi bwe yakiwulira, n'asindika Yowabu n'eggye lyonna ery'abasajja ab'amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi olwawulira ebyo, n’asindika Yowaabu n’eggye lyonna ery’abasajja abalwanyi abazira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi bwe yakiwulira, n'atuma Yowaabu n'eggye lyonna ery'abasajja ab'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi bwe yakiwulira, n'aweereza Yowaabu n'eggye lyonna ery'abasajja ab'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi bwe yakiwulira, n'atuma Yowaabu n'eggye lyonna ery'abasajja ab'amaanyi.