2 Samuel 11:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe bwakya, Dawudi n'awandiikira Yowabu ebbaluwa, n'agimuweereza ng'agikwasizza Wuriya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkeera Dawudi n’awandiikira Yowaabu ebbaluwa n’agiwa Uliya agitwale.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo enkeera Dawudi n'awandiikira Yowaabu ebbaluwa, n'agiwa Uliya okugimutwalira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enkeera mu makya Dawudi n'awandiikira Yowaabu ebbaluwa, n'agiwa Wuriya agitwale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka enkya Dawudi n'awandiikira Yowaabu ebbaluwa, n'agiweerereza mu mukono gwa Uliya.