2 Samuel 11:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakuutira gwe yatuma nti: “Bw'onoomala okubuulira kabaka ebifudde mu lutalo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’alagira gwe yatuma nti, “Bw’onoomala okutegeeza kabaka amawulire gonna agafudde mu lutalo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'akuutira omubaka ng'ayogera nti, “Bw'oliba ng'omaze okubuulira kabaka eby'olutalo byonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'akuutira gwe yatuma ng'agamba nti: “Bw'onoomala okubuulira kabaka amawulire gonna agafa ku lutalo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'akuutira omubaka ng'ayogera nti Bw'oliba ng'omaze okubuulira kabaka eby'olutalo byonna,